2 Samuel 21:18
18 aBwe waayitawo ebbanga ne wabaawo olutalo olulala n’Abafirisuuti e Gobu. Sibbekayi ▼▼Sibbekayi ye yaduumiranga ekibinja ky’eggye lya Dawudi eky’omunaana (
1By 27:11). Nzaalwa ya Kusa ekiri mu bukiikaddyo bw’ebuvanjuba bw’e Besirekemu.
Omukusasi n’atta Safu omu ku bazzukulu b’agasajja gali agawanvu.